Lyrics Of The Song Tukutendereza Yesu
Song ID 2419
Yesu mulokozi wange lero nze wuwo wenka omusaigwo gunaziza Yesu mwana ngwendiga tukutendereza Yesu Yesu mwana ngwendiga omusaigwo gunaziza nkwebaza mulokozi eda nafuba bufubi okufuna emirembe leromalirinde dala okweyabiza Yesu nababuliranga bantu obulokozi bwona obutali bwa kitundu obulamba obwobuwa nategezanga ebya Yesu nobuvumu nesitya eyanziya mu busibe nokuwonya eyamponya nebaza eyanunula nze eyamponya wa kisa Yesu ankuma ansanyusaera bulijo yebazibwe
Tukutendereza Yesu.video.mp4 YouTube
Hits: 10